John 1:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye bonna abaamwaniriza, abo abakkiriza mu linnya lye, yabawa obuyinza okufuuka abaana ba Katonda;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye bonna abaamusembeza, yabawa obuyinza okufuuka abaana ba Katonda; be bo abakkiriza erinnya lye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bonna abaamusembeza yabawa obuyinza okufuuka abaana ba Katonda, be bakkiriza erinnya lye;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye abo abaamwaniriza ne bamukkiriza, yabasobozesa okufuuka abaana ba Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye bonna abaamusembeza yabawa obuyinza okufuuka abaana ba Katonda, be bakkiriza erinnya lye: