John 1:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yowanna n'abaanukula nti: “Nze mbatiza na mazzi, naye wakati mu mmwe wayimiriddewo gwe mutamanyi;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yokaana n’addamu nti, “Nze mbatiza na mazzi, naye waliwo ayimiridde wakati mu mmwe gwe mutamanyi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yokaana n'abaddamu, ng'agamba nti, “Nze mbatiza na mazzi: wakati mu mmwe wayimiridde omuntu gwe mutamanyi,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yowanne n'abaddamu nti: “Nze mbatiza na mazzi, naye wakati mu mmwe wayimiriddewo gwe mutamanyi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yokaana n'abaddamu, ng'agamba nti Nze mbatiza n'amazzi: wakati mu mmwe ayimiridde omuntu gwe mutamanyi,