John 1:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ye oyo ananziririra, nze gwe sisaanira na kusumulula lukoba lwa ngatto ze.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
anvaako emabega, nze sisaanira na kusumulula buguwa bwa ngatto ze.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ajja oluvannyuma lwange, so nange sisaanira kusumulula lukoba lwa ngatto ye.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
anvaako emabega, nze sisaanira na kusumulula buguwa bwa ngatto ze.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ajja ennyuma wange, so nange sisaanira kusumulula lukoba lwa ngatto ye.