John 1:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Byonna byabaawo ga biyita mu ye; tewali na kimu kyabaawo nga tekiyise mu ye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebintu byonna byatondebwa ku lulwe, era tewaliiwo kintu na kimu ekyatondebwa nga taliiwo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebintu byonna byakolebwa ku bw'oyo; era awataali ye tewaali kintu na kimu ekyakolebwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda yayita mu ye okutonda ebintu byonna. Tewali kintu na kimu ku bitonde, ekyatondebwa w'atali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebintu byonna byakolebwa ku bw'oyo; era awataali ye tewaakolebwa kintu na kimu ekyakolebwa.