John 1:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku lunaku olwaddako, nate Yowanna yali ayimiridde awo wamu n'ababiri ku bayigirizwa be,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ku lunaku olwaddirira nate Yokaana bwe yali ayimiridde n’abayigirizwa be babiri,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olunaku olwaddirira nate Yokaana yali ayimiridde n'abamu ku bayigirizwa be babiri;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olwaddirira, era Yowanne yali akyali awo ng'ayimiridde wamu n'ababiri ku bayigirizwa be,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olunaku olwaddirira nate Yokaana yali ayimiridde n'ab'oku bayigirizwa be babiri;