John 1:47 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu bwe yalaba Natanayeli ng'ajja gy'ali, n'amwogerako nti: “Wuuyo, Omuyisirayeli ddala, ataliimu bulimba.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nassanayiri bwe yali asemberera Yesu, Yesu n’agamba nti, “Laba, Omuyisirayiri wawu ataliimu bukuusa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'alaba Nassanayiri ng'ajja gy'ali, n'amwogerako nti, “Laba Omuisiraeri wawu, ataliimu bukuusa!”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu bwe yalaba Natanayili ng'ajja gy'ali, n'amwogerako nti: “Laba Omuyisirayeli wawu, ataliimu bukuusa!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'alaba Nassanayiri ng'ajja gy'ali, n'amwogerako nti Laba Omuisiraeri wawu, ataliimu bukuusa!