John 1:49 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Natanayeli n'amwanukula nti: “Rabbi, ggwe Mwana wa Katonda, ggwe Kabaka wa Yisirayeli!”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nassanayiri n’amuddamu nti, “Labbi, oli Mwana wa Katonda, gwe Kabaka wa Isirayiri!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nassanayiri n'amuddamu nti, “Labbi, ggwe Mwana wa Katonda; ggwe Kabaka wa Isiraeri.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Natanayili n'amuddamu nti: “Muyigiriza, ggwe Mwana wa Katonda, ggwe Kabaka wa Yisirayeli!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nassanayiri n'amuddamu nti Labbi, ggwe Mwana wa Katonda: ggwe Kabaka wa Isiraeri.