John 1:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oyo yajja okukakasa, amanyise ekitangaala, bonna bakkirize okubeera ye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
eyajja okutegeeza abantu ebifa ku musana, bonna bakkirize nga bayita mu ye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo yajja ng'omujulirwa ategeeze eby'omusana, bonna balyoke bakkirize ku bubwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'ajja okutegeeza abantu ebifa ku kitangaala. Yajja okubategeeza, bonna balyoke bawulire era bakkirize.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyo yajja olw'okutegeeza ategeeze eby'omusana, bonna bakkirize ku bubwe.