John 10:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Taata kyava anjagala, kubanga mpaayo obulamu bwange ndyoke mbweddize ate.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kitange kyava anjagala, kubanga mpaayo obulamu bwange ndyoke mbweddize.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kitange kyava anjagala, kubanga nze mpaayo obulamu bwange, ndyoke mbutwale ate.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kitange kyava anjagala, kubanga mpaayo obulamu bwange ndyoke mbweddize.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kitange kyava anjagala, kubanga nze mpaayo obulamu bwange, ndyoke mbutwale ate.