John 10:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga bangi mu bo baagambanga nti: “Alimu omwoyo omubi, mulalu n'obulalu; ye lwaki mumuwuliriza?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bangi ku bo ne bagamba nti, “Aliko dayimooni oba si kyo alaluse. Lwaki mumuwuliriza?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abamu ku bo bangi ne bagamba nti, “Aliko dayimooni era alaluse; mumuwulirira ki?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bangi ku bo ne bagamba nti: “Aliko omwoyo omubi, era alaluse. Lwaki mumuwuliriza?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abamu ku bo bangi ne bagamba nti Aliko dayimooni era alaluse; mumuwulirira ki?