John 10:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kitange, oyo eyazimpa, akira byonna; era tewali ayinza kuziggya mu mikono gya Taata;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga Kitange yazimpa, era ye tewali amusinga maanyi, noolwekyo tewali asobola kuzisikula kuva mu mukono gwa kitange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kitange eyazimpa ye mukulu okusinga bonna, so tewali ayinza okuzisikula mu mukono gwa Kitange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kitange eyazimpa, ye asinga bonna obuyinza, era tewali ayinza kuzimunyagako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kitange eyazimpa ye mukulu okusinga bonna, so tewali ayinza okuzisikula mu mukono gwa Kitange.