John 10:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'abaddamu nti: “Tekyawandiikibwa mu mateeka gammwe nti: ‘Nze nagamba nti: Muli bakatonda’?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’abaddamu nti, “Tekyawandiikibwa mu mateeka gammwe nti, Katonda yagamba nti, ‘Muli bakatonda’?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'abaddamu nti, “Tekyawandiikibwa mu mateeka gammwe nti Nze nnagamba nti Muli bakatonda?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abaddamu nti: “Tekyawandiikibwa mu mateeka gammwe nti Katonda yagamba nti: ‘Muli balubaale?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'abaddamu nti Tekyawandiikibwa mu mateeka gammwe nti Nze nnagamba nti Muli bakatonda?