John 10:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale nno oba abo ekigambo kya Katonda be kyabuulirwa bayitibwa bakatonda, ate Ebiwandiiko Ebitukuvu tebiyinza kujjulukuka,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obanga abo abaweebwa ekigambo kya Katonda, yabayita bakatonda, ate ng’Ebyawandiikibwa tebidiba,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oba nga yabayita abo bakatonda, abajjirwa ekigambo kya Katonda, (so n'ebyawandiikibwa tebiyinza kudiba),
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda, abo abaaweebwa ekigambo kye, yabayita balubaale, ate ng'ebyawandiikibwa bisigala nga bya mazima bulijjo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba nga yabayita abo bakatonda, abajjirwa ekigambo kya Katonda, (so n'ebyawandiikibwa tebiyinza kudiba),