John 10:36 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
olwo mmwe ate ne mugamba ku oyo Taata gwe yatukuza nti avumye Katonda, kubanga ŋŋambye nti: ‘Ndi mwana wa Katonda’?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ate Nze, Kitange gwe yatukuza n’antuma mu nsi, lwaki mugamba nti avvoola kubanga ŋŋambye nti, Ndi Mwana wa Katonda?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
mwe mumugambira ki ye, Kitaawe gwe yatukuza, n'amutuma mu nsi, nti Ovvodde; kubanga ŋŋambye nti Ndi Mwana wa Katonda?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze, Kitange yantukuza, n'antuma mu nsi. Kale lwaki mugamba nti nzivoola Katonda, kubanga ŋŋambye nti ndi Mwana wa Katonda?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mwe mumugambira ki ye, Kitaawe gwe yatukuza, n'amutuma mu nsi, nti Ovvodde; kubanga ŋŋambye nti Ndi Mwana wa Katonda?