John 10:40 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate n'addayo emitala wa Yorudani mu kifo Yowanna mwe yasookera okubatiza, n'asigala eyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’addayo emitala wa Yoludaani mu kifo Yokaana gye yasooka okubatiriza, n’abeera eyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'agenda nate emitala wa Yoludaani mu kifo Yokaana gye yali olubereberye ng'abatiza; n'abeera eyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agenda nate emitala w'Omugga Yorudaani, mu kifo Yowanne gye yali olubereberye ng'abatiza. N'abeera eyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agenda nate emitala wa Yoludaani mu kifo Yokaana gye yali olubereberye ng'abatiza; n'abeera eyo.