John 10:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ow'ebweru tezimugoberera; zimudduka buddusi, kubanga tezimanyi ddoboozi lya bantu b'ebweru.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omulala gwe zitamanyi, tezimugoberera, zimudduka buddusi kubanga tezimanyi ddoboozi lye.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omulala tezirimugoberera, naye zirimudduka buddusi: kubanga tezimanyi ddoboozi lya balala.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omulala tezimugoberera, wabula zidduka mudduke, kubanga tezimanyi ddoboozi lye.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omulala tezirimugoberera, naye zirimudduka buddusi: kubanga tezimanyi ddoboozi lya balala.