John 10:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'ayongera okubagamba nti: “Mbagambira ddala mazima nti nze mulyango gw'endiga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu kyeyava ayongera n’abagamba nti, “Ddala ddala mbagamba nti nze mulyango gw’endiga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yesu n'abagamba nate nti, “Ddala ddala mbagamba nti Nze mulyango gw'endiga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'abagamba nti: “Mazima ddala mbagamba nti nze mulyango gw'endiga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yesu n'abagamba nate nti Ddala ddala mbagamba nti Nze mulyango gw'endiga.