John 11:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye oli bw'atambula ekiro yeesittala, kubanga ekitangaala tekimuliimu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wabula atambula ekiro ye yeesittala, kubanga omusana teguli mu ye.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye omuntu bw'atambula ekiro, yeesittala, kubanga omusana teguli mu ye.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye omuntu bw'atambula ekiro, yeesittala, kubanga taba na kitangaala.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye omuntu bw'atambula ekiro, yeesittala, kubanga omusana teguli mu ye.