John 11:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo abayigirizwa be ne bagamba nti: “Mukama obanga yeebaseeko, anassuuka.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abayigirizwa ne bamugamba nti, “Mukama waffe oba yeebase anaazuukuka.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abayigirizwa ne bamugamba nti, “Mukama waffe, oba yeebase, anaazuukuka.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayigirizwa ne bamugamba nti: “Mukama waffe, oba yeebase, anaazuukuka.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abayigirizwa ne bamugamba nti Mukama waffe, oba yeebase, anaazuukuka.