John 11:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Toma ayitibwa Omulongo, n'agamba bayigirizwa banne nti: “Naffe ka tugende tufe naye.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Tomasi eyayitibwanga Didumo n’agamba banne nti, “Ka tugende tufiire wamu naye.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Tomasi ayitibwa Didumo n'agamba bayigirizwa banne nti, “Naffe tugende tufiire wamu naye.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Tomasi ayitibwa Omulongo, n'agamba bayigirizwa banne nti: “Naffe ka tugende tufiire wamu naye.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Tomasi ayitibwa Didumo n'agamba bayigirizwa banne nti Naffe tugende tufiire wamu naye.