John 11:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'Abayudaaya bangi baali bazze ewa Marita ne Mariya okubakubagiza olwa mwannyinaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abayudaaya bangi baali bazze okukubagiza Maliza ne Maliyamu olw’okufiirwa mwannyinaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abayudaaya bangi baali bazze eri Maliza ne Malyamu okubakubagiza olwa mwannyinaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayudaaya bangi, baali bazze ewa Marita ne Mariya okubakubagiza olw'okufiirwa mwannyinaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abayudaaya bangi baali bazze eri Maliza ne Malyamu okubakubagiza olwa mwannyinaabwe.