John 11:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Marita bwe yawulira nga Yezu atuuse, n'agenda okumusisinkana; Mariya ye yasigala atudde mu nnyumba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Maliza bwe yawulira nti Yesu ajja, n’agenda okumusisinkana, kyokka Maliyamu n’asigala mu nnyumba ng’atudde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Maliza bwe yawulira nga Yesu ajja, n'agenda okumusisinkana: naye Malyamu n'asigala mu nju.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Marita bwe yawulira nti Yesu ajja, n'agenda okumusisinkana, Mariya ye ng'ali mu nnyumba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Maliza bwe yawulira nga Yesu ajja, n'agenda okumusisinkana: naye Malyamu n'asigala mu nju.