John 11:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Marita n'agamba Yezu nti: “Mukama, singa wali wano, mwannyinaze teyandifudde;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Maliza n’agamba Yesu nti, “Mukama wange, singa wali wano mwannyinaze teyandifudde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Maliza n'agamba Yesu nti, “Mukama wange, singa wali wano, mwannyinaze teyandifudde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Marita n'agamba Yesu nti: “Ssebo, singa wali wano, mwannyinaze teyandifudde!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Maliza n'agamba Yesu nti Mukama wange, singa wali wano, mwannyinaze teyandifudde.