John 11:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye ne kati mmanyi nga buli ky'onooba osabye Katonda, Katonda anaakikuwa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era kaakano mmanyi nti buli ky’onoosaba Katonda, ajja kukikuwa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era kaakano mmanyi nga byonna by'onoosaba Katonda, Katonda anaabikuwa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye mmanyi nti ne kaakano, byonna Katonda by'onoomusaba, anaabikuwa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era kaakano mmanyi nga byonna by'onoosaba Katonda, Katonda anaabikuwa.