John 11:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era buli yenna omulamu anzikiriza talifa emirembe gyonna. Ekyo okikkiriza?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
na buli muntu omulamu akkiriza nze talifa emirembe n’emirembe. Ekyo okikkiriza?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
na buli muntu mulamu akkiriza nze talifa emirembe n'emirembe. Okkiriza ekyo?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era buli mulamu anzikiriza, talifa emirembe n'emirembe. Ekyo okikkiriza?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nze kuzuukira, n'obulamu: akkiriza nze, newakubadde ng'afudde, aliba mulamu: