John 11:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye n'amuddamu nti: “Weewaawo, Mukama, nze nzikiriza nga ggwe Kristu, Omwana wa Katonda, agenda okujja mu nsi muno.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Maliza n’amugamba nti, “Mukama wange nzikiriza nti ggwe Kristo Omwana wa Katonda, ajja mu nsi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Maliza n'amugamba nti, “Weewaawo, Mukama wange: nze nzikiriza nga ggwe Kristo, Omwana wa Katonda, ajja mu nsi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye n'amuddamu nti: “Weewaawo Ssebo, nze nzikiriza nga ggwe Kristo, Omwana wa Katonda, ow'okujja mu nsi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amugamba nti Weewaawo, Mukama wange: nze nzikirizza nga ggwe Kristo, Omwana wa Katonda, ajja mu nsi.