John 11:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo bannyina ne bamutumira nga bagamba nti: “Mukama, gw'oyagala wuuno alwadde.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Maliyamu ne Maliza ne batumira Yesu ne bamutegeeza nti, “Mukama waffe, mukwano gwo gw’oyagala ennyo mulwadde nnyo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bannyina abo ne bamutumira, nga bagamba nti, “Mukama waffe, laba, gw'oyagala alwadde.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bannyina ba Laazaro abo, ne batumira Yesu nga bagamba nti: “Ssebo, mukwano gwo alwadde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bannyina abo ne bamutumira, nga bagamba nti Mukama waffe, laba, gw'oyagala alwadde.