John 11:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu yali tannatuuka mu kyalo, ng'akyali mu kifo Marita we yamusanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu yali akyali mu kifo Maliza we yamusisinkana nga tannatuuka mu kibuga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu yali tannatuuka mu mbuga, naye ng'akyali mu kifo Maliza kye yamusangamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu yali tannatuuka mu kibuga, ng'akyali mu kifo Marita kye yamusangamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu yali tannatuuka mu mbuga, naye ng'akyali mu kifo Maliza kye yamusangamu.