John 11:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'agamba nti: “Mwamuteeka wa?” Ne bamugamba nti: “Mukama, jjangu olabeyo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abuuza nti, “Mwamuteeka wa?” Ne bamugamba nti, “Mukama waffe jjangu olabeyo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'agamba nti, “Mwamuteeka wa?” Ne bamugamba nti, “Mukama waffe, jjangu olabe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'ababuuza nti: “Mwamuteeka wa?” Ne bamugamba nti: “Ssebo, jjangu olabeyo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'agamba nti Mwamuteeka wa? Ne bamugamba nti Mukama waffe, jjangu olabe.