John 11:42 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mmanyi ng'ompulira bulijjo, naye ebyo mbyogedde olw'okubeera ekibiina ekyetoolodde wano, balyoke bakkirize nga ggwe wantuma.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mmanyi nti bulijjo ompulira, naye kino nkyogedde olw’abantu bano abayimiridde wano, balyoke bakkirize nti ggwe wantuma.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nange nnamanya ng'ompulira bulijjo: naye njogedde ku lw'ekibiina ekinneetoolodde, bakkirize nga ggwe wantuma.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nze mmanyi ng'ompulira bulijjo, naye njogedde olw'abantu abali wano, balyoke bakkirize nga ggwe wantuma.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nange nnamanya ng'ompulira bulijjo: naye njogedde ku lw'ekibiina ekinneetoolodde, bakkirize nga ggwe wantuma.