John 11:45 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bangi mu Bayudaaya abaali bazze ewa Mariya bwe baalaba ky'akoze, ne bamukkiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bangi ku Bayudaaya abajja ne Maliyamu bwe baalaba Yesu ky’akoze ne bamukkiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bangi ku Bayudaaya, abajja ewa Malyamu, bwe baalaba Yesu ky'akoze, ne bamukkiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo bangi mu Bayudaaya abaali bazze ewa Mariya, bwe baalaba Yesu ky'akoze, ne bamukkiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bangi ab'omu Bayudaaya, abajja ewa Malyamu, bwe baalaba ky'akoze, ne bamukkiriza.