John 11:52 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ate si ggwanga lyokka, naye n'okukuŋŋaanya awamu abaana ba Katonda abaali basaasaanye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ate si ggwanga lyokka naye n’okukuŋŋaanya abaana ba Katonda abaasaasaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
so si lwa ggwanga eryo lyokka, naye akuŋŋaanyize wamu abaana ba Katonda abaasaasaana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
sso si ggwanga eryo lyokka, naye n'okukuŋŋaanya abaana ba Katonda abaasaasaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
so si lwa ggwanga eryo lyokka, naye akuŋŋaanyize wamu abaana ba Katonda abaasaasaana.