John 11:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yawulira nga Lazaro mulwadde, n'asigala ennaku endala bbiri mu kifo kye yalimu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’amalawo ennaku endala bbiri nga tanagenda gye bali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe yawulira ng'alwadde, n'ayosaawo ate ennaku bbiri mu kifo kye yalimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe yawulira nga Laazaro alwadde, gye yali n'asigalayo ate ennaku endala ssatu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe yawulira ng'alwadde, n'ayosaawo ate ennaku bbiri mu kifo kye yalimu.