John 11:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluvannyuma n'agamba abayigirizwa be nti: “Tuddeyo mu Buyudaaya.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ennaku bbiri bwe zaayitawo n’agamba abayigirizwa be nti, “Tuddeyo e Buyudaaya.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ate n'alyoka agamba abayigirizwa nti, “Tuddeyo e Buyudaaya.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oluvannyuma n'agamba abayigirizwa be nti: “Tuddeyo mu Buyudaaya.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ate n'alyoka agamba abayigirizwa nti Tuddeyo e Buyudaaya. Abayigirizwa ne bamugamba nti Labbi, kaakano Abayudaaya baali basala amagezi okukukuba amayinja, ate gy'oba odda?