John 12:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bakabona abakulu ne bateesa okutta ne Lazaro,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo bakabona abakulu ne basala amagezi okutta Laazaalo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bakabona abakulu ne basala amagezi okutta ne Lazaalo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakabona abakulu ne basala amagezi okutta ne Laazaro,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye bakabona abakulu ne basala amagezi bamutte ne Lazaalo;