John 12:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga Abayudaaya bangi baali basinziira ku ye okubavaako n'okukkiriza Yezu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga yaleetera Abayudaaya bangi okuva ku bakulembeze baabwe ne bakkiriza Yesu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga ku lulwe bangi ku Bayudaaya abaabavangako ne bakkiriza Yesu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga ku lulwe, Abayudaaya bangi baabavangako, ne bakkiriza Yesu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga ku lulwe bangi ku Bayudaaya abaagenda, ne bakkiriza Yesu.