John 12:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Yezu n'asanga akalogoyi, n'akeebagala, nga bwe kyawandiikibwa nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu bwe yalaba endogoyi ento n’agyebagala. Ekyawandiikibwa ne kiryoka kituukirira ekigamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Yesu bwe yalaba ennyana y'endogoyi, n'agyebagala; nga bwe kyawandiikibwa nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'asanga endogoyi, n'agyebagalako, nga bwe kyawandiikibwa nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Yesu bwe yalaba ennyana y'endogoyi, n'agyebereka; nga bwe kyawandiikibwa nti