John 12:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Muwala wa Siyoni, leka kutya. Wuuyo kabaka wo ajja nga yeebagadde omwana gw'endogoyi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ggwe muwala wa Sayuuni totya; laba Kabaka wo ajja, nga yeebagadde omwana gw’endogoyi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Totya, muwala wa Sayuuni: laba, Kabaka wo ajja, nga yeeberese omwana gw'endogoyi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mmwe abantu b'e Siyooni, temutya. Laba, Kabaka wammwe ajja, nga yeebagadde omwana gw'endogoyi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Totya, muwala wa Sayuuni: laba, Kabaka wo ajja, nga yeeberese omwana gw'endogoyi.