John 12:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibiina ekyali naye luli lwe yakoowoola Lazaro okuva mu ntaana n'amuzuukiza mu bafu, ne kiwa obujulizi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abo abaali mu kibiina, abaalaba Yesu ng’azuukiza Laazaalo ne baategeeza ebyaliwo ne bwe yazuukiza Laazaalo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekibiina ekyali naye bwe yayita Lazaalo okuva mu ntaana n'amuzuukiza mu bafu, ne babeera abajulirwa bebyo bye yakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibiina ky'abantu ekyaliwo nga Yesu ayita Laazaro okuva mu ntaana n'amuzuukiza, kyanyumya ebibaddewo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekibiina ekyali naye bwe yayita Lazaalo okuva mu ntaana n'amuzuukiza mu bafu, ne kitegeeza.