John 12:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ekibiina okujja okumusisinkana, kubanga baali bawulidde nga yakola akabonero ako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu abangi bwe batyo kyebaava bagenda okusisinkana Yesu, kubanga baali bawulidde ekyamagero ekyo kye yakola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ekibiina kyekyava kigenda okumusisinkana, kubanga baawulira nti yakola akabonero ako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bangi kyebaava bajja okumusisinkana, kubanga baali bawulidde nga yakola ekyewuunyo ekyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ekibiina kyekyava kigenda okumusisinkana, kubanga baawulira nti yakola akabonero ako.