John 12:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu abo abaali bambuse okusoma ku mbaga enkulu mwalimu Abagereeki abamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye waaliwo Abayonaani abamu abaali bazze okusinza ku mbaga ey’Okuyitako
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye mu abo abagenda ku mbaga okusinza mwalimu Abayonaani:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu abo abaayambuka e Yerusaalemu, mu budde obw'Embaga okusinza Katonda, mwalimu Abayonaani abamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye waaliwo Abayonaani abalala mu abo abajja ku mbaga okusinza: