John 12:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abo baagenda eri Filippo eyali ow'e Betisayida mu Galilaaya ne bamusaba nga bagamba nti: “Ssebo, twagala kulaba Yezu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne bajja eri Firipo eyava e Besusayida eky’omu Ggaliraaya, ne bamugamba nti, “Ssebo, twagala kulaba Yesu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
awo abo ne bajja eri Firipo, eyava e Besusayida eky'omu Ggaliraaya, ne bamugamba nti, “Ssebo, twagala okulaba Yesu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bano ne bajja eri Filipo, eyava e Betusayida eky'omu Galilaaya, ne bamusaba nti: “Ssebo, twagala okulaba Yesu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
awo bali ne bajja eri Firipo, eyava e Besusayida eky'omu Ggaliraaya, ne bamubuuza, nga bamugamba nti Ssebo, twagala okulaba Yesu.