John 12:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibiina ekyali kiyimiridde awo ne kiwulira, ne kigamba nti enjota y'ebwatuse; abalala ne bagamba nti: “Malayika y'abadde ayogera naye.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekibiina ky’abantu abaali bayimiridde awo bwe baawulira ne bagamba nti, “Laddu y’ebwatuse!” Abalala ne bagamba nti, “Malayika y’ayogedde naye.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekibiina ekyali kiyimiridewo, bwe kyaliwulira, ne kigamba nti, “Kubadde kubwatuka,” abalala ne bagamba nti, “Malayika ayogedde.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibiina ky'abantu, ekyali kiyimiridde awo bwe kyawulira, ne kigamba nti: “Laddu ye bwatuse!” Abalala ne bagamba nti: “Malayika ayogedde naye.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekibiina ekyali kiyimiridewo, bwe kyaliwulira, ne kigamba nti Kubadde kubwatuka: abalala ne bagamba nti Malayika ayogedde.