John 12:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'abaddamu nti: “Eddoboozi eryo terizze kubeera nze, wabula kubeera mmwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’abagamba nti, “Eddoboozi lino lizze ku lwammwe, so si ku lwange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'addamu n'agamba nti, “Eddoboozi lino terizze ku bwange, naye ku bwammwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'abagamba nti: “Eddoboozi lino terizze ku lwange, wabula ku lwammwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'addamu n'agamba nti Eddoboozi lino terizze ku bwange, naye ku bwammwe.