John 12:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kaakano ensi etuuse okulamulibwa; kaakano omufuzi w'ensi eno agenda okugoberwa ebweru.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekiseera ky’ensi okusalirwa omusango kituuse, era omufuzi w’ensi eno anaagoberwa ebweru.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kaakano ensi eno esalirwa omusango; kaakano omukulu w'ensi eno anaagoberwa ebweru.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kaakano ensi ejja kusalirwa omusango, kaakano omufuzi w'ensi eno, ajja kugoberwa ebweru.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kaakano ensi eno esalirwa omusango; kaakano omukulu w'ensi eno anaagoberwa ebweru.