John 12:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nange bwe ndimala okuwanikibwa okuva ku nsi, byonna ndibyesembereza. ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe ndiwanikibwa okuva mu nsi, ndiwalulira bonna gye ndi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nange bwe ndiwanikibwa ku nsi ndiwalulira abantu bonna gye ndi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ate nze bwe ndisitulibwa ku nsi, ndisika bonna ne mbazza gye ndi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nange bwe ndiwanikibwa ku nsi ndiwalulira gye ndi bonna.