John 12:33 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekyo yakyogera okutegeeza enfa gye yali agenda okufaamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekyo yakyogera ng’ategeeza enfa gye yali anaatera okufaamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye yayogera atyo, ng'alaga okufa bwe kuli kw'agenda okufa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyo yakyogera, ng'ategeeza enfa gy'alifaamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye yayogera atyo, ng'alaga okufa bwe kuli kw'agenda okufa.