John 12:36 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga mukyalina ekitangaala, mukkirize ekitangaala, mulyoke mubeere abaana b'ekitangaala.” Yezu bwe yamala okwogera ebyo, n'agenda n'abeekweka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale Omusana nga bwe gukyayaka mugutambuliremu mulyoke mufuuke abaana b’omusana.” Yesu bwe yamala okwogera ebyo n’agenda n’abeekweka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe mukyalina omusana mukkirize omusana, mufuuke abaana b'omusana.” Yesu bwe yamala okwogera ebyo n'agenda n'abeekweka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukkirize ekitangaala nga mukyakirina, mulyoke mube abaana b'ekitangaala.” Yesu bwe yamala okwogera ebyo, n'agenda n'abeekweka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe mukyalina omusana mukkirize omusana, mufuuke abaana b'omusana. Yesu bwe yamala okwogera ebyo, n'agenda, n'abeekweka.