John 12:40 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Amaaso gaabwe yagaziba n'omutima gwabwe yagugugubya; baleme kulaba na maaso gaabwe, na kuwulira na mitima gyabwe, baleme kukyukira gye ndi mbawonye.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Katonda yabaziba amaaso, era n’abakakanyaza emitima, amaaso gaabwe galeme okulaba, era n’emitima gyabwe gireme okutegeera, era gireme okukyuka, mbawonye.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yabaziba amaaso, n'abakakanyaza omutima; Baleme okulaba n'amaaso n'okutegeera n'omutima, Bakyuke, Ndyoke mbawonye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Katonda yabaziba amaaso, n'abakakanyaza emitima, amaaso gaabwe galeme okulaba, n'emitima gyabwe gireme okutegeera, era baleme kukyuka mbawonye.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yabaziba amaaso, n'abakakanyaza omutima; Baleme okulaba n'amaaso n'okutegeera n'omutima, Bakyuke, Ndyoke mbawonye.