John 12:41 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebyo Yisaaya yabyogera luli kubanga yalaba ekitiibwa kye n'amwogerako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebyo nnabbi Isaaya yabyogera kubanga yalaba ekitiibwa kye, era n’amwogerako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebyo Isaaya yabyogera, kubanga yalaba ekitiibwa kya Yesu; era n'amwogerako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo Yisaaya yabyogera, kubanga yalaba ekitiibwa kya Yesu, n'amwogerako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebyo bye yayogera Isaaya, kubanga yalaba ekitiibwa kye: n'ayogera ku ye.